Olina Kyononya, Ask Me??


Sing Along Lyrics


Tewali Ali Nga Gwe by Pr Samuel Tusubira

Tewali Alinga Gwe
Tewali Akwenkana
Mukama
Bona Obasinga
Owonyeza abalwadde
Banji
Ku galwadde
Agatawonyeka
N\'abavu banji
Bofudde abagaga

Oli Katonda Omwesigwa
Asuubiza
N\'atukiriza
Toswaza Abakwesiga
(Toswaza Abakwesiga)

Y\'ani alinga Gwe
Y\'ani akwenkana
Tewali alinga Gwe
Mukama
Tewali akwenkana
Tewali alinga Gwe
Mukama 
Tewali akwenkana
Tewali alinga Gwe
Mukama
Tewali akwenkana

Mpulide ku bakabaka\'banji
Nabalinga aba\'manyi
Abo buyinza banji
Y\'ani alinga gwe
Wadde abalungi banji
Tewali akwenkana
Tewali
Tewali
Tewali

Tewali Alinga Gwe
Mukama
Tewali Akwenkana
Ehh Ehhh
Tewali alinga Gwe
Mukama
Tewali akwenkana
Tewali alinga Gwe
Mukama 
Tewali akwenkana
Tewali alinga Gwe
Mukama
Tewali akwenkana
Tewali

Ogulumizibwe
Oyimusibwe
Otenderezebwe
Mukama
(Otenderezebwe Mukama)
Ogulumizibwe
Oyimusibwe
Otenderezebwe
Mukama
(Otenderezebwe Mukama)

Tewali Alinga Gwe
Mukama
Tewali Akwenkana
(Tewali Akwenkana)
Tewali alinga Gwe
Mukama
Tewali akwenkana
Tewali alinga Gwe
Mukama 
Tewali akwenkana
Tewali alinga Gwe
Mukama
Tewali akwenkana
Akusinga yambula
Tewali
(Tewali)
Tewali
(Tewali)
Tewali
(Y\'ani alinga Gwe)
Tewali
(Tewali)
Tewali
(Tewali)
Tewali
(Bona obasinga)
Tewali
(Tewali)
Tewali
(Tewali)
Tewali
(Tewali alinga Gwe)


-- Stay Blessed --
Lyrics by mp3jaja.com

View Pr Samuel Tusubira's Profile   Download the MP3

View More Lyrics