Aah aye, aah aye, eeeeh yi yee Swangz Avenue Aah aye, aah aye, eeeeh yi Title ya my lover kanjikuwe Kuba amasanyu ompeera mu bandale Butabo bakuba bungi bansomere Matu gabisambajja mabbali Gunno mukwano gwetwafunye Lugero luwanvu okira ku Ofwono Ddoboozi erileeta enyonyoogeze Ndiseera abalyagala ku mikolo Ndikwewala ntya wansensera And never show me no way Nkulowoozako obwongo buneesera I dont wanna miss you no day Bwebambuuza ogenda wa Kusanga sweetheart Omwana yatamiira sweetheart Asanyuse ki bintu bya sweetheart Omwana yakiteekamu art Kale bba kampite sweetheart Omwana yatamiira sweetheart Asanyuse ki kujja kwa sweetheart Ne future yajizanyako part Ku bill ya baby bampe ku care Ne ka space nsonde ku air Mba mu fear bwataba here Ekituufu si bwe nali ba dear Wanno na wa, eza mafuta ninamu Nina ne money byayagala ngulamu Kawa, wamma sikyekekamu Gwe kasuwa ka love yange kamu I support you no matter the rival Obasobola naddala nga kwendi Tell me how can I motivate you Oobenga tonva wanno kuba Bwebambuuza ogenda wa Kusanga sweetheart Omwana yatamiira sweetheart Asanyuse ki bintu bya sweetheart Omwana yakiteekamu art Kale bba kampite sweetheart Omwana yatamiira sweetheart Asanyuse ki kujja kwa sweetheart Ne future yajizanyako part Title ya my lover kanjikuwe Kuba amasanyu ompeera mu bandale Butabo bakuba bungi bansomere Mattu gabisambajja mabbali Gunno mukwano gwetwafunye Lugero luwanvu okira ku Ofwono Ddoboozi erileeta enyonyoogeze Ndiseera abalyagala ku mikolo Bwebambuuza ogenda wa Kusanga sweetheart Omwana yatamiira sweetheart Asanyuse ki bintu bya sweetheart Omwana yakiteekamu art Kale bba kampite sweetheart Omwana yatamiira sweetheart Asanyuse ki kujja kwa sweetheart Ne future yajizanyako part
Advertisement
Kola | Daddy Andre
1183 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1009 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2694 Views
Glorify You | Irene Namubiru
404 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4549 Views
Personal | Zuli Tums
1128 Views
Advertisement