Intro It’s T.N.S It’s B.I.T on this beat Chorus Superstar wankuba Nze wankuba wankuba wankuba wankuba Kubanga olina by’okola Ebyo by’okola binnemya bye nkola ah Okuva olunaku lwe nakulaba Olunaku lwe nakulaba nakulaba nakulaba Mwana gwe namatira Namatira ah namatira ah Verse I Yeggwe asanyusa omutima ogwange Ke nkufunye nze kaneesunge Ne bwe buliba kale ng’onkooye Oŋŋambanga ne nkyusaamu nange Bizzy body bizzy body yeah (iyee) Nze nkukwata ng’ensonga (iyee) Good body good body yeah Kyenva nkwesunga Nzenna wampamba Siyinza na kwekyusa Siyinza na kwefuula Omukwano gwo baby gwannyweza Chorus Superstar wankuba Nze wankuba wankuba wankuba wankuba Kubanga olina by’okola Ebyo by’okola binnemya bye nkola ah Okuva olunaku lwe nakulaba Olunaku lwe nakulaba nakulaba nakulaba Mwana gwe namatira Namatira ah namatira ah Verse II I’ve never seen a boy like you No boy dem like you Dem hold you tight you kiss you caress You ah mi love with you Njagala onvuge ku kagaali Ate gwe ansiibya mu kamooli Ng’onnyumiza emboozi z’amapenzi Ssi bya mmotoka zino zi Benz Omukwano gwo original (hmmm) Yeggwe eyansika aerial (hmmm) N’ondaga signal Era kw’olwo nasalawo nze wuwo Chorus Superstar wankuba Nze wankuba wankuba wankuba wankuba Kubanga olina by’okola Ebyo by’okola binnemya bye nkola ah Okuva olunaku lwe nakulaba Olunaku lwe nakulaba nakulaba nakulaba Mwana gwe namatira Namatira ah namatira ah Verse III Walaayi walaayi When I look into your eyes I see you you and I We meant to be you and I Omukwano gwo original (hmmm) Yeggwe eyandaga signal (hmmm) N’onsika aerial Era kw’olwo nasalawo nze wuwo Oli muntu wa vibe Ekintu okiwa time Time, time Baby you’re my type Chorus Superstar wankuba Nze wankuba wankuba wankuba wankuba Kubanga olina by’okola Ebyo by’okola binnemya bye nkola ah Okuva olunaku lwe nakulaba Olunaku lwe nakulaba nakulaba nakulaba Mwana gwe namatira Namatira ah namatira ah Outro Zigi Nze wankuba wankuba wankuba wankuba Herbert Skillz Olunaku lwe nakulaba nakulaba nakulaba
Advertisement
Lifist | Fik Fameica
452 Views
Kansalewo | Sheebah Karungi
462 Views
Picha featuring Grenade Official | Grenade Official
437 Views
Oliwa | Carol Nantongo
364 Views
Kola | Daddy Andre
2835 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1739 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2844 Views
Advertisement