Intro When the going gets tough The tough must get going Especially when leaders become misleaders and mentors become tomentors When freedom of expression Becomes a target of suppression Opposition becomes our position Baass Verse one Omutima gumenyese Naye nga kyemanyi munywanyi nawe gukmenyese Abantu buli wo tunula bayongobedde Bye basuubira nga byawukana Ku bye balaaba Ate abala bo ne ba byetamwa Banyigirizibwa nebabulako Gye baloopa babuuwe Nga ne gye wandi badde Oloopera nayo kibeela kizbu Okufunayo obwenkanya Nkugamba Hook Tosigala wansi Ensi wekusuula yimukawo mangu Otambule Kunsi teli kyangu Lugendo luwanvu situka Tugende mumaaso Chorus Yimuka tutambuleeeee Embeela emalamu amaanyi Naye topowa tugende Topowa tutambuleeeeee Olugendo luwanvu bwetulemelako tutuuka Situka tutambuleeeeee Embeela emalamu amanyi Naye topowa tugende Topowa tutambuleeeee Amaziga g'okaaba gakaabe Nga bwotambuulaaaa Verse two Emyaka jibadde minji N'okunyigirizibwa Nakwo era kubadde kunji Bboyi Essuubi libadde lingi Nga tussuubira oba embeela Enakyukamu wakiri Wabula nze kyenzudde Enkyuka kyuka jo yoya Kati eri mikono jo mwenyini Kubanga oyo gw'olinamu Essuubi naye mumazima essuubi yalitadde mugwe ssebo Kale gwe buli w'onogwa yimuka Ontambulirewo ebisooto Obyekubileko mu kkubo Kubanga buli w'onogwa N'olaga nti ogwaamu amaanyi Eno balabila ku gwe ssebo Obugubi bwoyitamu bangi Bwe bayitamu Naye tumilza bwetutyo ne tumalako Omuliro ogutwakilamu gukila Gwetuyitamu Gwe buli w'ogwa kuba kusituka Chorus Yimuka tutambuleeeee Embeela emalamu amaanyi Naye topowa tugende Topowa tutambuleeeeee Olugendo luwanvu bwetulemelako tutuuka Situka tutambuleeeeee Embeela emalamu amanyi Naye topowa tugende Topowa tutambuleeeee Amaziga g'okaaba gakaabe Nga bwotambuulaaaa Break Verse three Kati nzijukiza gwe eyebase Nabuli eyekubagiza muganda Wange Nkugamba situlilawo Tulina omulimu omunene gwa Kuziimba uganda eryesiimisa Abo abaliddawo Oba tosobola kudduka wakili Ng'otambula oba tosobola Kutambula wakili ng'oyavula Bwoba tosobola kwavula wakili Nga wewalula naye kyona kyekili sigala ng'omuviinga Tewali mirembe jebagenda Kulertera waka ku soosi yo Oba toli mumativu osanira Okangule ku voice yo Sigala ku course yo naye manya Rise yo Tolemwa kukolerela uganda Gwe zzimba gwangalyo Wadde nga boss wo Teyali wa choice yo Gwe zanya part yo Kuba lino gwanga lyo Chorus Yimuka tutambuleeeee Embeela emalamu amaanyi Naye topowa tugende Topowa tutambuleeeeee Olugendo luwanvu bwetulemelako tutuuka Situka tutambuleeeeee Embeela emalamu amanyi Naye topowa tugende Topowa tutambuleeeee Amaziga g'okaaba gakaabe Nga bwotambuulaaaa
Advertisement
Akatengo | H.E Bobi Wine
3493 Views
Corona Virus Alert featuring Nubian Li | H.E Bobi Wine
1945 Views
Osobola featuring Nubian Li | H.E Bobi Wine
5079 Views
Tuliyambala Engule | H.E Bobi Wine
6471 Views
Situuka | H.E Bobi Wine
5160 Views
Dembe - Call For Peaceful 2016 Elections | H.E Bobi Wine
3553 Views
Tomusobola | H.E Bobi Wine
3013 Views
Kampala - Ssi Kibuga Kya aba Fala | H.E Bobi Wine
5581 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
8755 Views
Ten Over 10 | Azawi
12045 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
8273 Views
Byowaba | Bebe Cool
3269 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4015 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3194 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10875 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
11295 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5689 Views
Advertisement