SAUNA BY KEN HATIM Intro: Ted love ting dis Ken hatim ting dis Verse 1 Nakeera kumakya nga wonanyi ebya hangover Nakubye ekidongo mwatu nenkowa Nzira waka ate nensanga rangerover Nga eparkinze mumaso ga sauna Nenkyama nejjeko hangover zokumakya Nenyingira ku reception ndaba ki mama Byekiwunya nga mbyegomba Wenkitunulila nga kyekomba Ate alumala nga kyetonda Muvubuka ononsonyiwa okukweegomba. Nekimbuuza what is your name. Nakiddamu nze ken hatim. Erinya lyange lyaakola zi hit Mumatu gekikazi nemusikaati. Chorus: Sauna. Sauna sauna Byona byaali mu sauna. (×2) Verse 2 She said to me Erinya lyo ndimanyi mubbaala... Nkulabako naluli nga oyimba mukidaala . Namanyilawo akavimbo kalina okulumawo. Amaje tegatya nayiwako smile Speed yakizugilizi kyabakira bayilo Ken hatim wetegeleze bino Leero tulumarkinge ku calendar Gwosanze bambita big spender Am gonna change your life till the end If you keep coming to this sauna Buli kumakya Chorus. Sauna sauna sauna Byona byaali mu sauna .(×2) Verse 3. Nnanyini sauna yayingira asooba Mukasenge kessaategeera Ngenda okuwulira ate ankoowoola Nti ken hatim jangu okubeensowelaaa Mama ensweela zanfuukira ensowera Abakonkona baonna nga mbagoba Ken hatim sala puleesa Ku blouse tekuli namapeesa Nenkibuuza what is my name Nekiddamu gwe ken hatsim Erinya lyange lyaakola zi hit Mumatu gekikazi nemusikaati... END
Advertisement
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
169 Views
Glorify You | Irene Namubiru
108 Views
Ntibula | Martha Mukisa
3850 Views
Personal | Zuli Tums
931 Views
Nze Wuwo featuring Spice Diana | Papa Cidy
1469 Views
Ndaga | Irene Ntale
433 Views
Sweetheart | Zafaran
364 Views
Slay Farmer | Pia Pounds
1435 Views
Advertisement