Olina Kyononya, Ask Me??


Lyrics
Omuntu featuring Lydia Jazmine By Sheebah Karungi


2211 Views

Download the MP3


Nzize kusomesa agawalayi, 
Nsaba teg'okutu
Yenze Queen Sheeba, 
Jazmine asomesa walayi, 
Side soft, 
TNS.. 

Ekitonde kyebayita omuntu, 
Omuntu
Ekisolo kyebayita omuntu, 
Omuntu.. 
Omuntu aja nakulimba 
Mbw'alese plani 
Enakuzimba, 
Ebibyo nobitunda 
Naye nga'kubala 
Bwakutunda, 
Omuntu kyekimera 
Ekitetaga mirandira
Okumera,
Omuntu wambeera 
Kyemanyi buli muntu 
Nemberaze, 
Aba n'obugamb'obuwomu 
true
Kabe mulokole oba musiramu
so true
Tagendeka mwanadamu
Emitima balina najasadamu! 

Katonda yatonda
Omuntu
Yatonda omuntu
Omuntu,
Ddala yayiiya
Omuntu
Yayiiya
Omuntu
Katonda yatonda
Omuntu
Yatonda omuntu
Omuntu,
Ddala yayiiya
Omuntu
Yayiiya
Omuntu 

Nalabangako Jane 
Mumukwano ogwakabi 
Ne Ben, 
Ben yasubiza Jane 
Nti embaga elibera ku meeri, 
Huh, 
Mbu mukwanjula, 
Abazade alibatonera benzi, 
Jane yatabuka 
Naduka ne kubaawe 
Nanti atunulira benzi, 
Ehh Heee, 
Benzi teyagifuna 
Nembaga Jane 
Emeeri teyagilaba, 
Olwakimanya nti Ben 
Gweyatomera 
Talina nasente 
Obwaavu bweyatomera, 
Yadayo ewabwe 
Gyeyakulira, 
Alima lumonde 
Ewabwe gyeyakulira, 
eeh, 
Oyo ye muntu, 
Mutaayi tozanyisa 
Muntu... 

Katonda yatonda
Omuntu
Yatonda omuntu
Omuntu,
Ddala yayiiya
Omuntu
Yayiiya
Omuntu
Katonda yatonda
Omuntu
Yatonda omuntu
Omuntu,
Ddala yayiiya
Omuntu
Yayiiya
Omuntu 

Akugamba First Cut
is the
Deepest
Mbu yegwe eyasooka
Alisembayo 
Kubanga
Yo realest.. 
Omuntu bwakunyumya 
Negyemuva, 
Olowoza akulaga gyemulaga, 
Muntandikwa ayogera 
Nemuseka 
Olowoza alikuwa nobusika, 
Mumikwan'egyo mwebekweka, 
fesi ezo ezimwenya, 
Tolowoza nti 
Abamwenya, 
Teri lunaku lwali kusiima.. 

Katonda yatonda
Omuntu
Yatonda omuntu
Omuntu,
Ddala yayiiya
Omuntu
Yayiiya
Omuntu
Katonda yatonda
Omuntu
Yatonda omuntu
Omuntu,
Ddala yayiiya
Omuntu
Yayiiya
Omuntu 

Omuntu
Omuntu oyo
Omuntu
Omuntu oyo
Omuntu
Omuntu oyo
Omuntu
Omuntu oyo

Lyrics by mp3jaja.com
Download the MP3


Advertisement
Newly Added Lyrics


Simuta | Liz Cied
42 Views

Kola | Daddy Andre
1188 Views

Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1013 Views

Rasta Man | Quex
1179 Views

Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2695 Views

Wanji | Nina Roz
1917 Views

Glorify You | Irene Namubiru
404 Views

Ntibula | Martha Mukisa
4550 Views

For Good | Robinsan
382 Views

Personal | Zuli Tums
1129 Views


View More Lyrics

Advertisement