Verse I The way you move your waist like Shakira Njagala twesaleko mazina Gwe wamalayo teri akugoba Oh baby you're one in a million Am gonna take my time to know you Nkwagale awatali kwejjusa Spend the rest of my life with you Neekubye ne tattoo omanye Nkutadde ku mutima (awo) Ku mutima (awo) Ku mutima (awo) Even on my profile picture (awo) Picture (awo) Picture Chorus Sirinaayo mulala (no) Munnange nga bw'ondaba Nina gwe wekka Nalonda ne mmala You know I belong to you You belong to me Teriba mulala (no) Munnange nga bw'olaba Nina gwe wekka Nalonda ne mmala You know I belong to you You belong to me Verse II Wabula mwana gwe Engeri gye nkwagalamu mwana gwe Olinsuula ku kabenje mwana gwe Wannunga ddagala ki mwana gwe? (eh yeah) You're a perfect one Me and you is a perfect love Olabika bulungi leka kwekweka Obulungi tebabukweka Amulabye mugambe mwetaaga Aaah mwetaaga Amulabye mugambe mwetaaga Oooh mwetaaga Chorus Sirinaayo mulala (no) Munnange nga bw'ondaba Nina gwe wekka Nalonda ne mmala You know I belong to you You belong to me Teriba mulala (no) Munnange nga bw'olaba Nina gwe wekka Nalonda ne mmala You know I belong to you You belong to me Verse III Wankuba ku mutwe wambalula Lwemba sikulabye binsobera Nkulagire ku bikalu oba mpapula? Am in, wabula mwana gwe onsobola I say, I say Tuli babiri twemalirira Togezesa omukisa mpewo Nze bwe mba naawe tubisobola What a perfect match! The way you move your waist like Shakira Njagala twesaleko mazina Gwe wamalayo teri akugoba Oh baby you're one in a million Chorus Sirinaayo mulala (no) Munnange nga bw'ondaba Nina gwe wekka Nalonda ne mmala You know I belong to you You belong to me Teriba mulala (no) Munnange nga bw'olaba Nina gwe wekka Nalonda ne mmala You know I belong to you You belong to me Outro Wabula mwana gwe Engeri gye nkwagalamu mwana gwe Olinsuula ku kabenje mwana gwe Wannunga ddagala ki mwana gwe? (Yeah Yeah)
Advertisement
Kiliza [Kiriza] | Pallaso
3076 Views
Nalonda Nemala | Pallaso
2266 Views
Tiwa Savage | Pallaso
7322 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
175 Views
Glorify You | Irene Namubiru
111 Views
Ntibula | Martha Mukisa
3851 Views
Personal | Zuli Tums
931 Views
Nze Wuwo featuring Spice Diana | Papa Cidy
1470 Views
Ndaga | Irene Ntale
433 Views
Sweetheart | Zafaran
364 Views
Slay Farmer | Pia Pounds
1435 Views
Advertisement