Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Nababatisa%20%5BOtubatisa%20Reply%5D By Shark%20B


1694 Views

Download the MP3


Verse 1

Ekituufu najja nga corporate, 
ekyakutengula.
Gentleman class abayiwa ensimbi, 
aah-eeh.
Nenzigyayo ekitone mu drower yakyo
 awo nembakuba tabbiri.
Lwakuba mwanjakirako, 
mwandaga obuyaye obwekitumbavu.
Kyabutonde ndi romantic, 
ntunuza kissa,
 muli money after money.
Abaana bange nabakyala byononoza 
bikwatirako wa.
Mbu mbafoolinga, mbamixinga, 
mbakyanga nefude na bawller.
Mbu nina oweyidinda, 
enalya ebuziga nina ne Gayaza gyenva.

Chorus

Ekituufu nababatisa nabakyanga kyanga 
nali noonya future, 
Nga mbabatisa nonya ki baby 
nga kisinga Desire.

Verse 2

Anti kamaanyi kalibwa nambiro 
nefubako ntuke kumutindo.
Nasanga bakyala abalina edaala 
ng'okubatuuka nina okukyuka.
Natomera gold digger, 
kati bwemulaba nfuna ne fever.
Nga tasombye nsimbi asula atude 
nazikola tamusasiide.
Awo omutima nengusengula 
nenfuna omulala kyoka nga ampanvuya.
Mwalina zi hit nga bazibaala 
naye nange mwansangako.
Nalina Mukyala was Golola, 
ekisakaate, nakalango ka kenzo.

Chorus

Ekituufu nababatisa nabakyanga kyanga 
nali noonya future, 
Nga mbabatisa nonya ki baby 
nga kisinga Desire.

Verse3

Aligawesa talisa mukono.
Akufumbira eyomutwe,
Abasajja subi .
Mukoye banyaga
Ebikongolo tebita nume. *2
Mbu nbagoolibga mbamixinga 
mbakyanga nefude nabawller.
Mbu nina oweyidinda enalya 
ebuziga nina ne gayaza gyenva.

Chorus X2

Ekituufu nababatisa nabakyanga kyanga 
nali noonya future, 
Nga mbabatisa nonya ki baby 
nga kisinga Desire.

end.




Download the MP3


Advertisement


More Lyrics From Shark%20B


Nababatisa [Otubatisa Reply] | Shark%20B
1695 Views



Newly Added Lyrics


Kati Nanga | Winnie Nwagi
14072 Views

Ten Over 10 | Azawi
16070 Views

Jeguli | Zafaran
6065 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
12672 Views

Byowaba | Bebe Cool
3563 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4306 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3593 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
11796 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12267 Views

Dont Stop | Bebe Cool
6110 Views


View More Lyrics

Advertisement