Verse 1 Ekituufu najja nga corporate, ekyakutengula. Gentleman class abayiwa ensimbi, aah-eeh. Nenzigyayo ekitone mu drower yakyo awo nembakuba tabbiri. Lwakuba mwanjakirako, mwandaga obuyaye obwekitumbavu. Kyabutonde ndi romantic, ntunuza kissa, muli money after money. Abaana bange nabakyala byononoza bikwatirako wa. Mbu mbafoolinga, mbamixinga, mbakyanga nefude na bawller. Mbu nina oweyidinda, enalya ebuziga nina ne Gayaza gyenva. Chorus Ekituufu nababatisa nabakyanga kyanga nali noonya future, Nga mbabatisa nonya ki baby nga kisinga Desire. Verse 2 Anti kamaanyi kalibwa nambiro nefubako ntuke kumutindo. Nasanga bakyala abalina edaala ng'okubatuuka nina okukyuka. Natomera gold digger, kati bwemulaba nfuna ne fever. Nga tasombye nsimbi asula atude nazikola tamusasiide. Awo omutima nengusengula nenfuna omulala kyoka nga ampanvuya. Mwalina zi hit nga bazibaala naye nange mwansangako. Nalina Mukyala was Golola, ekisakaate, nakalango ka kenzo. Chorus Ekituufu nababatisa nabakyanga kyanga nali noonya future, Nga mbabatisa nonya ki baby nga kisinga Desire. Verse3 Aligawesa talisa mukono. Akufumbira eyomutwe, Abasajja subi . Mukoye banyaga Ebikongolo tebita nume. *2 Mbu nbagoolibga mbamixinga mbakyanga nefude nabawller. Mbu nina oweyidinda enalya ebuziga nina ne gayaza gyenva. Chorus X2 Ekituufu nababatisa nabakyanga kyanga nali noonya future, Nga mbabatisa nonya ki baby nga kisinga Desire. end.
Advertisement
Kati Nanga | Winnie Nwagi
8622 Views
Ten Over 10 | Azawi
11948 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
8124 Views
Byowaba | Bebe Cool
3259 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4002 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3179 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10840 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
11274 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5675 Views
Advertisement