Intro Oyo Bwagulawo (True) Tewali Agalawo Mukama Bwagulawo Tewali agalawo Lord have mery, Mercy Lord of Mercy (Yeee) Verse I Mukama Yanvilideyo Nenkoleza Etabaza Gyebali Bansibila Muizikiza Okudagga Nga munjagaza Magombe Nga mwagala Nfe Ngende Mwandaga Esanyu lingi nyo Nga mwakandaba Ne mumpa engoye enungi enyo munage nenyambala kumbe mbika lubugo Yiiii Lubaale mube Chorus Muli babi Muli Babi (Abalya Mere muli Babi) Muli babi Muli babi Muli Babi (Abefula mikwano gyaffe) Muli babi Muli babi Muli Babi (Abalya Mere muli Babi) Muli babi Muli babi Muli Babi (Ababba emikisa gyabanamwe) Muli babi Verse II Mwaninyisa Olusozi wagulu Mbu ebilungi bili eno wagulu Nemunkwasa ekibbo ekye njulu Nga kuliko olugoye olwelu kungulu Kumbe munimba Amafumu ganfumita Muli ku mwoyo gwange mugutunda mundese mukafunda (iyiiii) Sili Basonyiwa Bantu mwe sili basonyiwa Nemukama eyo wagulu tali basonyiwa Bantu mwe sili basonyiwa..... ayiii Chorus Muli babi Muli Babi (Abalya Mere muli Babi) Muli babi Muli babi Muli Babi (Abefula mikwano gyaffe) Muli babi Muli babi Muli Babi (Abalya Mere muli Babi) Muli babi Muli babi Muli Babi (Ababba emikisa gyabanamwe) Muli babi Bridge Oyo Bwagulawo (True) Tewali Agalawo Mukama Bwagulawo Tewali agalawo Lord have mery, Mercy Lord of Mercy (Yeee) Verse III Sikilungi x3 Okudingisa Bano, Gwe Obele Obulungi Sikilungi, Nobagumaza Sikilungi x2 Gwe Obele Obulungi Tugabanne ekitibwa mubuntu Ffena nobwolaba tusula munjju tetuli nsolo tuli bantu muno mulekele omukisa gwe avimbe Oyo Bwagulawo (True) Tewali Agalawo Mukama Bwagulawo Tewali agalawo Lord have mery, Mercy Lord of Mercy (Yeee)
Advertisement
Kati Nanga | Winnie Nwagi
8755 Views
Ten Over 10 | Azawi
12045 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
8273 Views
Byowaba | Bebe Cool
3268 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4015 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3194 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10875 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
11295 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5689 Views
Advertisement