Olina Kyononya, Ask Me??

Sing Along Lyrics


Monalisa
by Inno Green

View Inno Green's Profile   Download the MP3


INTRO
Kimuli mukasana nga omulisa
Batusomeko ffe tetwelabisa

Nsotasota mwana like a bike
Jangu jangu gimme a ride
Nsotasota mwana like a bike
Weka weka you know what i like

CHORUS
Be my Monalisa
Kimuli mukasana nga omulisa
Be my Monalisa
Batusomeko ffe tetwelabisa |*2

VERSE
Nsika sika nga pan mu oven
Reverse singa tudayo mu Eden
Nga tusiba tupoye naked mu garden
Netuwona kelele ba mambo mingi burden
Gyal singa nina power nga Kyagulanyi
Nandiwambyeyo akazinga eyo mu Spain
Camp fire netukoleza ki plain
Netweyila ku musenyu netunywa ku bu wine
Sili Bitature Sili Sudhir
Naye omukwano gwange gyoli guli so real
Omutiima nina gwakyuma metal steel
Munda mwenakuteka nentekako ka seal
Abalala emirundi gyembalowozako zero
Naye gwe buli katikitiki emisana n'ekiro
Affection yo so deep eyabwe eli so shallow
Halo,wherever you go gyal i follow

CHORUS
Be my Monalisa
Kimuli mukasana nga omulisa
Be my Monalisa
Batusomeko ffe tetwelabisa |*2

VERSE
Mbele prezido obele my first lady
Nga gwe abela kulusegere lwange buli kadde
Abakusokayo bona nze mbatadde
Bela my bujju kambele yuh zaddy
Nembaga eja nywela bela ready
Empiso nyweza ntunga ndi mulwadde
Enkoko y'omuko ndeta zayaludde
Onkuba nga ekibanga osingako n'embidde
Ka smile everyday obela fresh
Tokadiwe mbu nkusule mu trash
Obudde tulina we don't need to rush
N'ebintu wakolamu oh my gosh!
Abalala bakyama gwe oliko birigi
Underrated super nga Origi
Obugalo obugonda nkolako massage
Ka selfie ex muweleze message

CHORUS
Be my Monalisa
Kimuli mukasana nga omulisa
Be my Monalisa
Batusomeko ffe tetwelabisa |*2

OUTRO
Nsotasota mwana like a bike
Jangu jangu gimme a ride
Nsotasota mwana like a bike
Weka weka you know what i like

Nsotasota mwana like a bike
Jangu jangu gimme a ride
Nsotasota mwana like a bike
Weka weka you know what i like.

View More Lyrics