Intro Mad mad mad Kerere Balina kerere Mad mad brrrrr!!! Kerere Ensi yakoowa kerere Yo yo kerere Kaysam Problem Kerere Bebe Cool Banton Kerere Gravity, mash it Chorus Boogera nnyo balina kerere Kerere Baleekaana basinga ne ku kengere Kerere Dem ah talk, dem ah shout kambalangire Kerere Era balinga abaliko emmandule Kerere Boogera nnyo balina kerere Kerere Bawoggana basinga ne ku kengere Kerere Dem ah talk, dem ah shout kambalangire Kerere Bano bageya n'abasinga basoba Kerere Verse 1 Emimwa gyabwe giringa Tumpeco nze bantama Bw'onyirira nnyo bagamba oyo gundi yantama Bwe wesala mini skirt mbu okunama Bawoggana nga radio ezanny Fa Ma Ntya omuntu ayogere ennyo asobola okunnuma Ate asobola okumira enswera ng'ayasama Kiyinza n'omuviirako omumwa okucuuma Kerere nnyingi shut up omutwe gunnuma Mbu close your hoduloopu nkukube akaama Tonnyumiza story zo ezo gundi wamma Otambula ozimba bagamba eyo mpanama Bwobalancinga boat abateesi baasama E??ambo zoku lwasa zaabunye dda ku Salaama Bw'ovuga Prado kko bo tesinga Hummer Gwe villager osobola otya okugeya omusama Bw'ojja gyendi ne kerere slap ku ttama Chorus Boogera nnyo balina kerere Kerere Baleekaana basinga ne ku kengere Kerere Dem ah talk, dem ah shout kambalangire Kerere Era balinga abaliko emmandule Kerere Boogera nnyo balina kerere Kerere Bawoggana basinga ne ku kengere Kerere Dem ah talk, dem ah shout kambalangire Kerere Bano bageya n'abasinga basoba Kerere Verse 2 Bakube kerere ffe bwe tugenda Ennugu ebajjudde ppaka mu byenda Ffe twekolerera era tetulinda Anti omuziki, gukuba buli kasonda Nsula Kiwaatule bagamba Mpeererwe Mbu batulwanyisa bakozesa kerere We'll expand with a big mega action Basomera Bwaise balimba nti Makerere Y'essaawa ekintu tukinyweze Abatulwanyisa emidomo bagitunge Bali mu kutulwanyisa mbu batusinge Kambakange ate mbawe ne ku zange Chorus Boogera nnyo balina kerere Kerere Baleekaana basinga ne ku kengere Kerere Dem ah talk, dem ah shout kambalangire Kerere Era balinga abaliko emmandule Kerere Boogera nnyo balina kerere Kerere Bawoggana basinga ne ku kengere Kerere Dem ah talk, dem ah shout kambalangire Kerere Bano bageya n'abasinga basoba Kerere Verse 3 Wesse mu ngatto zange bw'oba ozigyamu Pressure bw'esukka obungi otandika okutyamu Ssibyangu ng'otuuse waggulu ku ntikko Ebigambo bingi ku chart nga gwe aliko Bakube kerere ffe bwe tugenda Ennugu ebajjudde ppaka mu byenda Ffe twekolerera era tetulinda Anti omuziki, gukuba buli kasonda Do the talking let me do the walking Do the complain we gonna see the harvest Chorus Boogera nnyo balina kerere Kerere Baleekaana basinga ne ku kengere Kerere Dem ah talk, dem ah shout kambalangire Kerere Era balinga abaliko emmandule Kerere Boogera nnyo balina kerere Kerere Bawoggana basinga ne ku kengere Kerere Dem ah talk, dem ah shout kambalangire Kerere Bano bageya n'abasinga basoba Kerere Kaysam Production
Advertisement
Tusimbudde | Gravity Omutujju
3123 Views
Many Girls featuring Daddy Andre | Gravity Omutujju
2811 Views
Kerere featuring Bebe Cool | Gravity Omutujju
5429 Views
Black Panther, Who Is Who Reply | Gravity Omutujju
8617 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
6737 Views
Ten Over 10 | Azawi
10556 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
6720 Views
Byowaba | Bebe Cool
3095 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
3852 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3005 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10531 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
10899 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5468 Views
Advertisement