Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Kawala%20Ka%20Chair%20featuring%20Dj%20Suuna%20Ben By Buka%20Chimney


2454 Views

Download the MP3


Intro
Abange……
Mwana ki omuwala ali awo ajje alabe bino
(Brian Beats)
Suuna Ben ne Buka Chimey ffe tukonkona

Verse I
Olwa leero njagala mbe ku sure
Nti byo ono ofumba baby ndi wa bilya
(Nhh)
Chips ozilide Laba ne enkoko ogilide
Ongamba tubikwate mpola
(So…)
Tuli bangi abakwegomba
Abasajja nkumu olina number
(Nhhh)
Kati wulila bye ngamba
Ebyange bwo obigana olinda bye Enanga
(Hahaha…. Ah ha)
Mwana gwe mpaku mele 
Nga kale wade gye nsaba yiyo
Me I want nothing better than your love
Mpa ku mere kati ombuuza toyina yiyo
Me I want nothing better than your love
Bwenkuba esiimu odda mu luzungu
Kyoka enthimbi ozisaba mu luganda
(Baby some data)
Nze mpulila no obusungu 
Kawala ka gundi ontamya ne Uganda ahh

Chorus
Naye kawala Ka chair 
(what’s up)
Ahh
Kawala Ka chair
(What’s up Bro)
Kuluno we nkukwana no ogaana 
Mwana muwala nze tonenya ku kyenakukola
(Ahhhh)
Ngamba gwe kawala Ka chair
(What’s up?)
Kiki ekikulemye okumanya bye ngamba
(Really)
Juuzi waniinza nyo ensanafu ne zinuma amabeere 
Nga nkuteeze emanju we enyumba
(What the hell)

Verse II
Musajja wange bukya w’epanka otyo
Leero nkulaba olebedde ne empale
Ha… kawala kakulide enthimbi
Nga gwe offa kimu ku sanyusa mpale
Nawulilako kabeera ne Peter
Mbu ebiraabo byo okawa kabitoneera Peter
Luri wakatonera apple
Mu bwangu ne embiiro kajiwadde Peter
Naye leero tukasange ga kabugume
Byona bye kalidde kabiseseme
Wig kagize, ne Sente kazize, 
N’obutamatama bukavume
Lwaki offa n’atakwagala
Nze Suuna Ben siyoola gwe sisobola
Wade omukwano gwa mpola
Naye oyinza o kuffa nga okyalinda

Chorus
Naye kawala Ka chair 
Ahh
Kawala Ka chair
Kuluno we nkukwana no ogaana 
Mwana muwala nze tonenya ku kyenakukola
Ngamba gwe kawala Ka chair
Kiki ekikulemye okumanya bye ngamba
Juuzi waniinza nyo ensanafu ne zinuma amabeere 
Nga nkuteeze emanju we enyumba

Ehhh
Wulila wulila wulila wulila wulila wulila 
wulila olusaniya
Heheeeee
Wulila wulila wulila wulila 
wulila wulila gwe mama (Mozy Wryta)
He mama, wulila, koona, sabula, kuba,
Hee Nyabo nyabo nyabo nyabo nyabo 
Nyabo wulila wulila wulila wulila 
wulila wulila wulilaaa
(Kikube) heee

Chorus
Naye kawala Ka chair 
(what’s up)
Ahh
Kawala Ka chair
(What’s up Bro)
Kuluno we nkukwana no ogaana 
Mwana muwala nze tonenya ku kyenakukola
(Ahhhh)
Ngamba gwe kawala Ka chair
(What’s up?)
Kiki ekikulemye okumanya bye ngamba
(Really)
Juuzi waniinza nyo ensanafu ne zinuma amabeere 
Nga nkuteeze emanju we enyumba
(What the hell)




Download the MP3


Advertisement




Newly Added Lyrics


Kati Nanga | Winnie Nwagi
13951 Views

Ten Over 10 | Azawi
15984 Views

Jeguli | Zafaran
6041 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
12584 Views

Byowaba | Bebe Cool
3552 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4298 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3583 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
11791 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12244 Views

Dont Stop | Bebe Cool
6101 Views


View More Lyrics

Advertisement