Intro Abange…… Mwana ki omuwala ali awo ajje alabe bino (Brian Beats) Suuna Ben ne Buka Chimey ffe tukonkona Verse I Olwa leero njagala mbe ku sure Nti byo ono ofumba baby ndi wa bilya (Nhh) Chips ozilide Laba ne enkoko ogilide Ongamba tubikwate mpola (So…) Tuli bangi abakwegomba Abasajja nkumu olina number (Nhhh) Kati wulila bye ngamba Ebyange bwo obigana olinda bye Enanga (Hahaha…. Ah ha) Mwana gwe mpaku mele Nga kale wade gye nsaba yiyo Me I want nothing better than your love Mpa ku mere kati ombuuza toyina yiyo Me I want nothing better than your love Bwenkuba esiimu odda mu luzungu Kyoka enthimbi ozisaba mu luganda (Baby some data) Nze mpulila no obusungu Kawala ka gundi ontamya ne Uganda ahh Chorus Naye kawala Ka chair (what’s up) Ahh Kawala Ka chair (What’s up Bro) Kuluno we nkukwana no ogaana Mwana muwala nze tonenya ku kyenakukola (Ahhhh) Ngamba gwe kawala Ka chair (What’s up?) Kiki ekikulemye okumanya bye ngamba (Really) Juuzi waniinza nyo ensanafu ne zinuma amabeere Nga nkuteeze emanju we enyumba (What the hell) Verse II Musajja wange bukya w’epanka otyo Leero nkulaba olebedde ne empale Ha… kawala kakulide enthimbi Nga gwe offa kimu ku sanyusa mpale Nawulilako kabeera ne Peter Mbu ebiraabo byo okawa kabitoneera Peter Luri wakatonera apple Mu bwangu ne embiiro kajiwadde Peter Naye leero tukasange ga kabugume Byona bye kalidde kabiseseme Wig kagize, ne Sente kazize, N’obutamatama bukavume Lwaki offa n’atakwagala Nze Suuna Ben siyoola gwe sisobola Wade omukwano gwa mpola Naye oyinza o kuffa nga okyalinda Chorus Naye kawala Ka chair Ahh Kawala Ka chair Kuluno we nkukwana no ogaana Mwana muwala nze tonenya ku kyenakukola Ngamba gwe kawala Ka chair Kiki ekikulemye okumanya bye ngamba Juuzi waniinza nyo ensanafu ne zinuma amabeere Nga nkuteeze emanju we enyumba Ehhh Wulila wulila wulila wulila wulila wulila wulila olusaniya Heheeeee Wulila wulila wulila wulila wulila wulila gwe mama (Mozy Wryta) He mama, wulila, koona, sabula, kuba, Hee Nyabo nyabo nyabo nyabo nyabo Nyabo wulila wulila wulila wulila wulila wulila wulilaaa (Kikube) heee Chorus Naye kawala Ka chair (what’s up) Ahh Kawala Ka chair (What’s up Bro) Kuluno we nkukwana no ogaana Mwana muwala nze tonenya ku kyenakukola (Ahhhh) Ngamba gwe kawala Ka chair (What’s up?) Kiki ekikulemye okumanya bye ngamba (Really) Juuzi waniinza nyo ensanafu ne zinuma amabeere Nga nkuteeze emanju we enyumba (What the hell)
Advertisement
Tuli Wawelu featuring Dj Malik | Buka Chimey
2106 Views
Kawala Ka Chair featuring Dj Suuna Ben | Buka Chimey
2401 Views
Useful Idiot | Buka Chimey
3082 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
8923 Views
Ten Over 10 | Azawi
12170 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
8438 Views
Byowaba | Bebe Cool
3287 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4027 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3220 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10928 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
11318 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5701 Views
Advertisement