Nessim Pan Production City Boy Beat Dis Beat Verse 1 Abazadde batoba Nga banoonya kikumi kya fiizi, oh no Eky’okulya bwe kyabula Ng’omuzadde ng’akaaba Wali mu kisenge kye, oh no Abato tetwamanya Twalowooza osanga ssente baakola dda, eh heh Kino nkyebaliza Mukama Amagezi ge yampa bwe nnakula Ssente nafuna bwe nakola Koivu above them all Chorus Oh nanana, heh Njagala nkwebaze Olw’ebirungi by’ompadde Oh Lord Oh nanana, eh Nze leka nkwebaze Leka nkutijjise Oh Lord Oh nanana, heh Njagala nkwebaze Olw’ebirungi by’ompadde Oh Lord Oh nanana, eh Nze leka nkwebaze Leka nkutijjise Oh Lord Verse 2 Nze ani! Akozesa abakozi ne mbasasula Huh! Nze ani! Eyali ku kkubo nga ntunda sumbuusa yiii Okay, kati yenze Mutabani wammwe Nsaba abakadde muyimbe Nti Mukama w’amaanyi Bino bye ndeese Mu mikwano gyange Musituke tujaguze Nti Mukama w’amaanyi Chorus Oh nanana, heh Njagala nkwebaze Olw’ebirungi by’ompadde Oh Lord Oh nanana, eh Nze leka nkwebaze Leka nkutijjise Oh Lord Oh nanana, heh Njagala nkwebaze Olw’ebirungi by’ompadde Oh Lord Oh nanana, eh Nze leka nkwebaze Leka nkutijjise Oh Lord Verse 3: Tuvudde wala Baaseka Abalala baagobanga Kati ntuuse wala Mukama mpa ekisa Nze naye tukikoana Hmmm!!!, twali Abaali bagamba tetwevuga Oh yeah eh eh, twali Abaali bagamba nti twekoza Kancacance, eh eh eh Eno nkuuka Yakunoonya ssaati entuuka Ennyonyi mbuuka Lwakuba nga Mukama ansuuta Ssente ngyoola Mu maaso ga Mukama nga ŋŋonda Kano ke kassera njooga Mmotoka ez’ebbeeyi twevuga Chorus Oh nanana, heh Njagala nkwebaze Olw’ebirungi by’ompadde Oh Lord Oh nanana, eh Nze leka nkwebaze Leka nkutijjise Oh Lord Oh nanana, heh Njagala nkwebaze Olw’ebirungi by’ompadde Oh Lord Oh nanana, eh Nze leka nkwebaze Leka nkutijjise Oh Lord
Advertisement
Kati Nanga | Winnie Nwagi
8755 Views
Ten Over 10 | Azawi
12046 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
8273 Views
Byowaba | Bebe Cool
3269 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4015 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3194 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10875 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
11295 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5689 Views
Advertisement