INTRO Much respect Ivin Izo Na h wakandah layi dem say Much respect producer E.M Bebecool Ami say CHORUS*2 Gaba manyi go, Okola kyokola nomala nowangula, Gaba magezi go, Okuyita munkonko, Nomala noyambuka VERSE 1 Siri masikiini,nga bwebakyogera abasinga Abamanyi obulunji banjulila nti senyumya sesoma. Okuyimba natandika ddaaa omulimu gwenapatanaaaaà Era bwenfunyefunyemu lwa maanyi genayolesaaà aa Kati gwe onyiize nti ebintu byesiba,welabide amanyi gegabula Yogerako nemuno atambula,olyooke osobole okumufanana Kubanga bwoyera ayoolaaaa Woyolera awo nga ayiwayo Gaba manyi gemazitoooo,sala amagezi omusaleko What?????????? Bwoyera ayoolà aaaà ,woyolera awo nga ayiwayo Anyway,gaba manyi gemazitoooo,sala amagezi omusaleko. CHORUS*2 VERSE 2 Kale ebibi byasenze,ebintu binji byayonenye Abantu banjo bebanyiize,emitima minji jamenyeeeee Lindako okunenyaà aà ,omanye jaava Olyoke ovunane kubyakola Manyi ge gamuwangunza,amagezi gegamutambuza (Yasinzira nawangula,kati ononya mugoba omusika Tanuulu mwayise okuwangula,omunenyeza mazzi gakidiba)*2 CHORUS*2 VERSE 3 Mungu bweyatutonda nti walibawo awangula omulala nasemba Ate teyakisiba,leero bamuwanguza ate enkya nosemba Kyawukanila kukunyikilaaaaa,nenzikiliza jolinaaaaaa Ekikuwanguza guba mutima,nokusaba katonda ekyokikola Naye ate muno anyikideeeee Kale katugambe,ebibi byasinzeeee Tunulila mukisa jeguvude Oleme kuwaba bilowoozo kubanga kikulu Gwe kola namanyi,kendeeza mululu Muno awangula olimunduuuluuu Oli munduuluuuu Oswala aba musajja mukulu CHORUS*2 *END*
Advertisement
Gyenvudde | Bebe Cool
2651 Views
Corona Distance featuring Vinka X Azawi X A Pass X John Blaq X All Stars | Bebe Cool
3348 Views
Nsilikamu | Bebe Cool
3231 Views
Mbozi Za Malwa featuring Sauti Sol | Bebe Cool
2192 Views
Gaba Manyi Go | Bebe Cool
2774 Views
Love You Every Day | Bebe Cool
12542 Views
Kola | Daddy Andre
1251 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1037 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2701 Views
Glorify You | Irene Namubiru
409 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4556 Views
Personal | Zuli Tums
1133 Views
Advertisement