Olina Kyononya, Ask Me??Lyrics
Bomboclat Part Two featuring GNL Zamba By Ykee Benda


5936 Views

Download the MP3


Intro
Class ya waggulu
Bad guys
Twabaleka wansi abo ba repeater
Ykee
Nessim Pan Production

Verse 1
Nkuba bulatti
Zamba ndi liitiliiti 
(Aaah)
Sikyetaaga hit
Kuba obulamu bwange hit 
(Hit)
Laba ebyana nchabisika nga magnet 
(Yes)
Ne bwe ngwa ssinuubuka
Nina ebyapa ku buli continent 
(Haha)
Mu lyrical content
Mwe twakola investment
Tekyetaaga debate
Swag eri so evident 
(Yes)
Olumala obwa curtain raiser
Ng'ozzaako main event 
(Yes)
Hip-Hop magnificent
Zamba the Great
Lyrically am supposed to represent
Bwe nkwata ku mic
Bagamba tumuwe obwa Presidenti

Chorus
Bomboklat to the bad mind there 
(Yes)
Bomboklat hmmm 
(Bomboklat)
Bomboklat to the bad mind there 
(Yee)
Bomboklat, bombo klat
Ba mulyabuto bomboklat 
(Bomboclat)
Every lazy citizen 
Bomboklat
Lazy politician 
Bomboklat
Nammwe abatasasula 
Bomboklat

Verse 2
N'anti..
Ndi tight nga natti
Captain Benda, 
GNL eno flight 
(Eno flight)
Double Entendre katulinnye ebbaati 
(Yeah)
Mu lufuutifuuti 
I will kick your ass if you hate 
(Yes)
Am blessed to infinity
Horizontal number eight
Weeyita Rasta Smart
Naye nze ndaba oli bisaati
Kungulu onyumye 
Olina ebituli mu under pant
Nze ndaba mu maaso
Gwe obwongo bukoma ku bonnet
Hit gye wasemba okukuba 
Yali ku cassette
Naye omanyiira Zamba Nsimbi
Ali ku international market
Am a star boy
I am a big planet
Big budget
Nga Robocop nkuba target, 
(Bbba)
Benda, 
Ba guy mbalabamu ebituli nga donati
Tolina kagaali 
Kyokka onyumya ku Bughatti
Onyumya ku butter 
Ng'ate tolina mugaati
Back bite in private
Public they call you bestie
Balemesa bannaabwe 
Zino zi social pest
Olina negative energy 
Nkulaba nga pollutant
Ebiyenje bya rap bintya 
Lyrical disinfector
Hip-hop akulukuta nga mugga ku ocean
Bo bali stagnant
Redline I got big talent
The boys are in big trouble
Ate ffe twesiga Katonda
Bo beesiga bitambo
Bino ebyana ebyabbanga
Ssente mu church mu kabbo
Karma bw'adda akuba
Kisasikimu nga John Rambo,
(Bbba..)

Chorus
Bomboklat to the bad mind there 
(Yes)
Bomboklat hmmm 
(Bomboklat)
Bomboklat to the bad mind there 
(Yee)
Bomboklat, bombo klat
Ba mulyabuto bomboklat 
(Bomboclat)
Every lazy citizen 
Bomboklat
Lazy politician 
Bomboklat
Nammwe abatasasula 
Bomboklat

Verse 3
Siri Sportsman 
Naye bagamba Ye Ssebo
Sinoonya nnyombo 
Nga Mayombo ndi Noble
Lugaflow Black Stallion 
Entebenta eva mu stable
Abo tebatusobola 
Mu practical ne verbal
Zamba ku mic oyita nnyoko 
Nti maama nnyabo
Bodaboda oba esobola 
Okugoba jet fighter
Naye ekibuuzo kiri nti.. 
Eba esobola okugikwata?
Abagamba ntino baatugoba 
Babuuze oba baatukwata
Emboozi nkuba parables
Zamba amanyi okuwaata
Nkuba Home and Away 
GNL Global Trotter
Yenze winner, 
Ate nze pace setter
International Lugaflow representer
Edda nali nyongo 
Kati ndi star nga Lupita
Vampire nkomyewo
Nziyiire Holy Water
Ceaser nannyini wa 
Vowel ne consonant
Ceteris paribus 
All factors remain constant
Ghetto story teller 
Atalina regret
High Off life's blunter
Obba cigarette
I f..k with the game 
Those boys just masturbate
Tukyusa format 
App ya rap yetaaga update
And if they want to stop us 
Those boys are too late
Ssente zoogera 
Ezange zoogeza mboggo
Dollar zisooza
Euro zisiiya
Pound zikolola
Siringi ziko.. nto to

Lyrics by mp3jaja.com
Chorus
Bomboklat to the bad mind there 
(Yes)
Bomboklat hmmm 
(Bomboklat)
Bomboklat to the bad mind there 
(Yee)
Bomboklat, bombo klat
Ba mulyabuto bomboklat 
(Bomboclat)
Every lazy citizen 
Bomboklat
Lazy politician 
Bomboklat
Nammwe abatasasula 
Bomboklat
Download the MP3


Advertisement

Newly Added Lyrics


Kati Nanga | Winnie Nwagi
8755 Views

Ten Over 10 | Azawi
12045 Views

Jeguli | Zafaran
4306 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
8273 Views

Byowaba | Bebe Cool
3268 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4015 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3194 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
10875 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
11295 Views

Dont Stop | Bebe Cool
5689 Views


View More Lyrics

Advertisement