Bambi Nkusaba bambi A Fresh Kid Bambi A Bad Man Records Chorus Bambi Nange neegomba DJ Arch Oba Emmanuella Bambi Buli lw'ongamba tobiddira Omutima ogumenya Bambi Kale Patu naakola ki ku nsi bw'ogiraba? Bambi Lwaki onsindika mu kyalo ewatali buyambi? Verse 1 Nzijukira edda ng'akasente tekawera Nga fees n'ekyokulya, kupangirira Nfuna ntono nnyo, eyo gye nkola Taata akigamba mukulu wange, nga mpulira Singa nange ninayo kye nsobola okola Ensi nentegeera embeera netereera Bye nasaba Katonda bwe nafukamira Kye saamanya nti Mukama yali ampulira Kati abazadde akamwenyu nkalengera Sibamenya anti talent empeerera Ntya okudda ku kyalo obatunuulira Ntidde okudda ku kyalo okwenjeera Chorus Bambi Nange neegomba DJ Arch Oba Emmanuella Bambi Buli lw'ongamba tobiddira Omutima ogumenya Bambi Kale Patu naakola ki ku nsi bw'ogiraba? Bambi Lwaki onsindika mu kyalo ewatali buyambi? Verse 2 Bambi sisabye mu bubi Manager tampisa bubi 14K Bwongo talina kabi De Texas gye nva tebalina nsobi Kirabika emboozi wagifuna bubi Oba nga waliwo abakiraba obubi Fresh Kid musomi atasoma bubi Njagala nsome nfune Nneme okuba obubi Naye twasiibanga waka, nga sikwagala Abalala bakyaliyo akamere bakalwanira Njagala nzireyo nga nina eky'okubatwalira Maama ne taata, njagala obazimbira Chorus Bambi Nange neegomba DJ Arch Oba Emmanuella Bambi Buli lw'ongamba tobiddira Omutima ogumenya Bambi Kale Patu naakola ki ku nsi bw'ogiraba? Bambi Lwaki onsindika mu kyalo ewatali buyambi? Verse 3 Nzijukira edda ng'akasente tekawera Nga fees n'ekyokulya, kupangirira Nfuna ntono nnyo, eyo gye nkola Taata akigamba mukulu wange, nga mpulira Singa nange ninayo kye nsobola okola Ensi nentegeera embeera netereera Bye nasaba Katonda bwe nafukamira Kye saamanya nti Mukama yali ampulira Twasiibanga waka, nga sikwagala Abalala bakyaliyo akamere bakalwanira Njagala nzireyo nga nina eky'okubatwalira Maama ne taata, njagala obazimbira Chorus Bambi Nange neegomba DJ Arch Oba Emmanuella Bambi Buli lw'ongamba tobiddira Omutima ogumenya Bambi Kale Patu naakola ki ku nsi bw'ogiraba? Bambi Lwaki onsindika mu kyalo ewatali buyambi? Outro Nga Justin Bieber Nange nkimanyi bwe ngya okubeera Big up to Producer Le Go Andre the Machine A Fresh Kid Uganda A Bad Man Records
Advertisement
Victim | Fresh Kid UG
7481 Views
Taki Taki Cover featuring 14k Bwongo | Fresh Kid UG
166364 Views
Bambi Minister | Fresh Kid UG
4063 Views
Banteeka | Fresh Kid UG
7782 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
8755 Views
Ten Over 10 | Azawi
12045 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
8273 Views
Byowaba | Bebe Cool
3268 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4015 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3194 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10875 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
11295 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5689 Views
Advertisement