Intro We naswalira We nanyoomebwa We nabuuzibwa nti aliva wa? Alinzigya mw’eno enfuufu Awo ooh we yamteera omukisa Verse I Bwe lwakeera aah Nga lwange era Mukama teyateeka mukisa eri Yaguteeka awo we baanvumira Mazima olwakeera, n’alulagira Nti lwange era Ebintu byakyuuka Emimwa gy’abangi yagisirisa Ng’anviiriddeyo Katonda bwe bambuuza N’olwaleero njagala ndabe alina ky’agamba Chorus Awo ooh we yanteera omukisa Wakati w’ennyanja awo Masekkati g’embuyaga Ooh yee weewo We yanteera omukisa Wakati w’abangi be neenyinyaza Masekkati g’ebigambo Ooh yee weewo We yanteera omukisa Verse II Kati njagala olabe leero Nti omukisa guva gyali Teri muntu alina kigambo Kisobola kumenya mukisa guli Bwe lukeera n’asiima Nti lulwo era Ebintu bikyuuka Ekintu kituuka ah Ng’ayingiddewo Katonda omutegeera ah Ensi n’ensi zikyuusa emitwe ku lulwo omu Chorus Awo ooh we yanteera omukisa Wakati w’ennyanja awo Masekkati g’embuyaga Ooh yee weewo We yanteera omukisa Wakati w’abangi be neenyinyaza Masekkati g’ebigambo Ooh yee weewo We yanteera omukisa Verse III Ng’anviiriddeyo Katonda we bambuuza We naswalira awo N’olwaleero njagala ndabe alina ky’agamba aah Awo ooh we yanteera omukisa Wakati w’ennyanja awo (awo) Masekkati g’embuyaga Ooh yee weewo (weewo) We yanteera omukisa Wakati w’abangi be neenyinyaza Nti nze we ninnya weesittaza Ooh yee weewo (awo) We yanteera omukisa Outro Oooh awo We banjoogera Awo, awo oh We yanteera omukisa Awo, awo, awo Ntante
Advertisement
Wana Wankya |
1923 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
2952 Views
Dont Stop | Bebe Cool
2579 Views
Correct | Ykee Benda
2167 Views
Obubadi | Dax Vibez
1443 Views
Sugar | Rebo Chapo
765 Views
Sembera | Geosteady
1118 Views
Lindako | Maurice Kirya
505 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1644 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2150 Views
Advertisement