Olina Kyononya, Ask Me??


Lyrics | Am Different By Fik Fameica

View Fik Fameica's Profile
Download the MP3


Artin on the beat

Intro
Sikola one night stand 
My baby understand
Girl I'm into you
And I promise to be true to you
Ebya laavu totya
Binkwase totya totya
Si cheatinga totya
Nze wendi totya totya eh

Chorus
Ndi wanjawulo am different
Mbasinga nnyo am different
Ndi wanjawulo am different
Neesiga am different
Am different 
Neesiga am different

Verse 1
Yo! Ndi wa njawulo am different
Mpa ekifo mutima gwo mbeere resident
My dear e'Kawempe gye nva nze president
Kale olaba bw'ogudde mu bitiibwa?
Ma love is sweeter than ettooke ku kinyoobwa
Ngenda kusumulula ongambe yongera 
Nkusaba bw'oba ondoga baby yongera
Busonga obutono nze sibuyombera
Olimuggya wa omusajja ansinga? 
Babe
Abakwagala bangi naye nze asinga, 
yeah

Chorus
Ndi wanjawulo am different
Mbasinga nnyo am different
Ndi wanjawulo am different
Neesiga am different
Am different 
Neesiga am different

Verse 2
Nkukuuma ekiro paka gyebukeerera
Ate nkusuubiza ndiba wuwo lubeerera
Akabina ako ne bwe kaliggwerera
Paka bukadde tulisagala twerera
Yo, mbuulira ebikunyiiza mbiyige 
Biwundu ku mutimagwo nsaba mbinyige
Voom voom kigaali ky'omukwano kankivuge
Tuwuge, tuseeyeye ab'ennugu beetuge
Ebibyo binkwase nga Kyagulanyi
Laavu yange yanjawulo ku gyemumanyi
Ndi mumanyi
Ntalo nzirwana ndi mumegganyi
Kale lwakuba olumu nina ensonyi

Chorus
Ndi wanjawulo am different
Mbasinga nnyo am different
Ndi wanjawulo am different
Neesiga am different
Am different 
Neesiga am different

Vers 3
Nze bulijjo gw'oloota
Nyweza tonta (tonta)
Girl I'm into you  (nkumatira)
And I promise to be true to you
Olimuggya wa omusajja ansinga? 
Babe
Abakwagala bangi naye nze asinga, 
yeah
Ebya laavu totya
Lyrics by mp3jaja.com
Binkwase totya totya
Si cheating-a totya
Nze wendi totya totya eh

Chorus
Ndi wanjawulo am different
Mbasinga nnyo am different
Ndi wanjawulo am different
Neesiga am different
Am different 
Neesiga am different X2

Outro
Sikola one night stand 
My baby understand
Girl I'm into you
And I promise to be true to you
Neesiga am different
View More Lyrics