Olina Kyononya, Ask Me??


Lyrics
Sasira Corona Virus Song Raw Version By Mugabi Kenneth


1477 Views

Download the MP3


Verse I
Tusaakanya Taata 
Tupondooka omu kw'omu
Ffe abantu bo tupolomoka 
Tusaaliddwa 
Essaala gyetusaba 
Taata tukkirizza 
Ne panya zigaddwa

Tubadde tusaalimba  
Tubadde tusaatuuka 
Taata otukkakanyizza 
Taata otukkakanyizza

Chorus
SAASIRA 
SAASIRA 
SAASIRA 
OTUDDIRE MU 
SAASIRA 
SAASIRA 
SAASIRA 
OTUDDIRE MU 

Verse Two
Tunaaba mu ngalo 
Ng’emitima gyaffe gijjudde ekko 
Taata saanuula ekko 
Taata saanuula ekko 
Olumbe lutukkakanyizza 
Tusabike mu Kwalantiini yo 
Tunaaze ne sabuuni wo 
Tukuute n'ekyangwe kyo 
Ekyoovu kyo 
Ki peeluula entiisa 
Wadde wagamba tuleme kutya 
Taata Tutidde nyo 

Chorus
SAASIRA 
SAASIRA 
SAASIRA 
OTUDDIRE MU 
SAASIRA 
SAASIRA 
SAASIRA 
OTUDDIRE MU 

Outro
Otuddire Mu Taata
Tusasire
Otuddire Mu Taata
Tweyawudde

Written, arranged and sung by 
Kenneth Mugabi




Download the MP3


Advertisement


More Lyrics From Mugabi Kenneth


Under Wraps | Mugabi Kenneth
3299 Views

Sasira Corona Virus Song Raw Version | Mugabi Kenneth
1478 Views



Newly Added Lyrics


Kati Nanga | Winnie Nwagi
15495 Views

Ten Over 10 | Azawi
17095 Views

Jeguli | Zafaran
6625 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
14035 Views

Byowaba | Bebe Cool
3666 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4363 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3680 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
11943 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12542 Views

Dont Stop | Bebe Cool
6251 Views


View More Lyrics

Advertisement