Olina Kyononya, Ask Me??


Lyrics
Nyanjala By Brian Lubega


13986 Views

Download the MP3


Nyanajala
Song by Brian Lubega
A Pastor, Writer, 
Singer and Vocalist

Nga oluyimba 
Lusilise 
Nga Ebitibwa 
Biweddewo
Nga enjuba 
Tekyayaka
Ndisigala nkwesiga 
Kuba olimwesigwa
Nga ebilungi
Tebilabika
Nga n\'emikwano
Jiliwala
Ng\'amanyi tegawela
Ndisigala nkwesiga 
Kuba olimwesigwa

 
Kanyanjale 
Omutima gwange gyoli
Nembeke ebirungi by\'olina 
Kuba byenjoya 
Biri munda mu gwe
Kanyanjale Omutima gwange
Kanyanjale 
Omutima gwange gyoli
Nembeke ebirungi by\'olina 
Kuba byenjoya 
Biri munda mu gwe
Kanyanjale 
Omutima gwange


Mubiro 
Eby\'amawulire amabi 
Nga ensonyi 
Lwe lugoye lwange
Nga emambya tekyaseka
Ndisigala nkwesinga 
Kuba oli mwesigwa
Nga ekubo lyange likomye 
Nga ensozi zendaba 
Nga amakoola gange 
Gawotooka
Ndisigala kwesiga 
Kuba oli mwesigwa

Kanyanjale 
Omutima gwange gyoli
Nembeke ebirungi by\'olina 
Kuba byenjoya 
Biri munda mu gwe
Kanyanjale Omutima gwange
Kanyanjale 
Omutima gwange gyoli
Nembeke ebirungi by\'olina 
Kuba byenjoya 
Biri munda mu gwe
Kanyanjale 
Omutima gwange

Yeah Eh
Ehhh Ehhh..
Nyanjala Omutima Gwange
Ohhhhh Oooohhh
Byenjoya bili mugwe

Byenjoya mugwe
Kanyanjale 
Omutima gwange

Emiyaga nebwejisituka
Ndisigala nkwesiga
Ndisigala nkwesinga 
Kuba oli mwesigwa

Byenkoya bili
Munda Mu Gwe
Byenjoya mugwe
Kanyanjale 
Omutima gwange

Byotuwa bikuusa
Byogaba bimala
Byenjoya mugwe
Kanyanjale 
Omutima gwange

Byenjoya bili mugwe

Byenjoya mugwe
Kanyanjale 
Omutima gwange
Byenjoya mugwe
Kanyanjale 
Omutima gwange
Byenjoya bili mugwe
Kanyanjale 
Omutima gwange

Made by mp3jaja.com




Download the MP3


Advertisement


More Lyrics From Brian Lubega


Nyanjala | Brian Lubega
13987 Views

Wegukubila | Brian Lubega
11034 Views

Takwatibwa Nsonyi | Brian Lubega
4149 Views

Wakitibwa | Brian Lubega
26410 Views

Nungamya | Brian Lubega
45364 Views



Newly Added Lyrics


Kati Nanga | Winnie Nwagi
15984 Views

Ten Over 10 | Azawi
17389 Views

Jeguli | Zafaran
6910 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
14439 Views

Byowaba | Bebe Cool
3712 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4380 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3701 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
11976 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12617 Views

Dont Stop | Bebe Cool
6303 Views


View More Lyrics

Advertisement